File Photo : Bukenya nga bamusitudde
Eyaliko omumyuka womukulemebeze we gwanga omukenkufu Gilbert Bukenya ategeezeza nga bwagenda okutandika okukunganya emikono eginamusobozessa okwesimbawo mukulonda okugya.
Bukenya nga ayita mukibiinakye ekya Pressure for National Unity atubuulide nti olunaku olw’enkya atandika okutabaala egwanga nga anoonya emikono, era nga atandikiddde Masaka, Lwengo, Ssembabule ne Rakai.
Kinajukirwa nti Bukenya ono yali akkirizza okwesonyiwa…