File Photo: Minister we bye mirimu ne nguudo
Ofiisi ya Kaliisoliiso wa gavumenti etegezezza nga bweyagudde ku bujulizi obugenda okubayamba okusingisa eyali minisita w’ebyenguudo nga kati minisita atalina mulimu gwankalakalira Abraham Byandala ne banne ku mivuyo gy’oluguudo lwe Katosi.
Munnamateeka wa gavumenti Thomas Okoth ategezezza kkooti ewozesa abakenuzi kati asabyeyo akadde akalala okwongera okwetegereza obujulizi buno nga…