File Photo:Omuselikale wa police nga ali nabayizi be makerere
Poliisi eyiiriddwa okwetolola ettendekero lye Kyambogo abayizi gyebali mu kwekalakaasa.
Bano nga bakulembeddwamu akulira abayizi Ian Kafuko bategezezza nga obukyafu bwebususse naddala mu kabuyinjo, balya bubi sso nga n’obutebe kwebasomera tebumala nga abamu basoma bayimiridde.
Wabula abakulira ettendekero lino batimbye ekiwandiiko ekiraga nga bwebaguze obutebe obusoba mu 6000 kale…