Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Eby’obulimi bibulamu

Eby’obulimi bibulamu

Gavumenti esabiddwa okuvaayo n’enteekateeka enayamba mu kuvujirira eby’obulimi ensimbi. Okusinziira ku kitongole ekivunanyizibwa ku by’emiwendo bannayuganda abasoba mu bitundu 68% balimi wabula abasinga  bakyali ku nnima eri enkadde. Omu ku banonyereza okuva mu kibiina ekigatte abalimi mu ggwanga ekya Uganda Farmer’s Federation Prudence Ayebare agamba wasanye okuvaayo n’enkola enambulukufu okulaba nga ebyobulimi biyitimuka.  

Read More