Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Ebyokerinda okunywezebwa mu Kampala

Ebyokerinda okunywezebwa mu Kampala

File Photo:Abaserikale abateredwa mukibuuga Ebyokwerinda byongedde okunywezebwa mu kibuga Kampala n’ebitundu ebiliranyewo oluvanyuma lwa munna FDC Dr Kiiza Besigye okuwera  okulumba akakiiko k’ebyokulonda okulaga obutali bumativu bwe ku byavudde mu kulonda. W’ewulirira bino nga abeserikale ba poliisi bongedde okwebulungula ofiisi z’akakiiko k’ebyokulonda sso nga bbo abaamagye ewakisekka basazeeko. Wabula amaduuka agasinga maggule nga era abantu bakola bulungi emirimu…

Read More