File Photo: Amaduuka amagaale nga basubuuzi bekalakasa
Ebyokwerinda binywezeddwa mu kibuga wakati nga abaserikale bakuuma ebintu by’abasuubuzi abaganye okwetaba mu kwediima K’okuggala amaduuka gaabwe.
Aduumira poliisi ya CPS Arnold Baguma ategezezza nga abasuubuzi bwebali abeddembe okuggulawo amaduuka gabwe n’abagagala bwebatyo wabula nga tebaagala kavuyo kona mu kibuga.
Ekibiina ekitaba abasuubuzi wano mu kampala kyalangiridde akediimo kokugalawo emaduuka gaabwe…