File Photo: Mbabazi nga kutte foomu emukiliza okwesimba wo ku bwa pulezidenti
Kko akakiiko k’ebyokulonda olwaleero kakugenda mu maaso n’okugaba foomu eri abo bonna abaagala okwesimbawo ku bwa pulezidenti.
Olunaku lw’eggulo abantu mukaaga okuli Amama Mbabazi, n’eyali amyuka ssenkulu w’ettendekero ly’e Makerere Venancious Baryamureeba baggyeyo empapula z’okwesimbawo.
Omwogezi w’akakiiko k’ebyokulonda Jotham Taremwa agamba abo bonna abaggyayo empapula balina…