File Photo: Omubaka Ekanya nga yogeera
Munna FDC era minisita w’ebyenfuna mu gavumenti y’ekisiikirize Geoffrey Ekanya awadde akakiiko k’ebyokulonda essaawa 48 zokka okumulangirira ku buwanguzi bw’obukiise bwa palamenti obwa Tororo North.
Akulira eby’okulonda ku lwomukaaaga y’alangiridde Annette Nyaketcho ku buwanguzi n’obululu 8911 sso nga Ekanya y’afunyeyo 8822 bwokka.
Ekanya yemulugunya nti akakiiko k’ebyokulonda kaasazizzamu ebyavudde mu kulonda okuva…
