File Photo: Ekibangirize kye Ttaka
Minisitule y’ebyettaka esabye bannayuganda bonna naddala abo abaferebwako ettaka okubawa ku mawulire agakwata ku nsonga eno okulaba nga bakwata abakola bino munda mu minisitule.
Kino kiddiridde okwemulugunya okususse ku buli bwenguzi obususse mu minisitule eno naddala mu kugaba ebyapa by’ettaka.
Omuwandiisi wenkalakalira mu minisitule eno Gabindadde Musoke agamba basobola okukwata bonna abli emabega…
