File Photo: Ben Manyindo akulira Unbs ngali ne Amalia Kyambadde
Ekitongole ekikola ku by’emitindo kitegeezeza nga bwekigenda okutandika okuvunaana abantu bona abakwatibwa nga bakola kko n’okusaasanya ebintu ebigingirire mu uganda.
Bano okuvaayo n’enkola eno kidiridde okuwumbawumba ebikwekweto ebimazze emyezi 4 ,mwebakwatidde abintu ebigingirire ebiwerera dala.
Twogedeko nakulira ekitongole kino Ben Manyindo, natutegeeza nti baludde nga baginya abantu bano,…