File Photo: Abawagizi ba NRM
Ekibiina kya NRM kivuddeyo nekitegeeza nga ensimbi zonna zekizze kikozesa bweziva mu bagabirizi b’obuyamba nabakyagaliza ebirungi .
Bano okuvaayo kiddiridde ekibiina kya transparency international okutegeeza nga bano bwebaakozesa ensimbi obuwumbi 27 mu ssabiiti 8 zokka , nga bano baddirirwa Amama Mbabazi n’akawumbi kamu ate Dr Kiiza Besigye n’addako nga tannaba kuweza kawumbi.
Hajati…