File Photo: Omwana ayina ekilwadde
Minisitule y’ebyobulamu eraze obwenyamivu olw’endwadde ezitasiigibwa ezeeyongera buli lukya
Atwala ekiwayi ekirwanyisa endwadde z’ekika kino mu minisitule y’ebyobulamu Gerald Mutungi agambye nti mu kunonyereza kwebaakoze baakizudde omuntu omu ku bana abakulu omu abeera ne puleesa kyokka nga kubuli bantu abakuliridde kkumi basatu babeera ne sukaali.
Dr. Mutungi agambye nti abantu abasinga bagenda okutuuka…
