File photo: Abantu be South Sudan nga batambuula
Abantu abali eyo mu 30,000 boolekedde okufa enjala mu ggwanga lya South Sudan.
Okusinziira ku kibiina ky’amawanga amagatte enjala eno yakusinga mu bitundu ewali okulwanagana nga kizibu okutuusayo obuyambi bw’emmere.
