File Photo: Abayizi nga bakoola ebigeezo bye kyo musanvu
Ng’abayizi abasinga bakedde kukola bigezo, e Soroti ku ssomero lya Pioneer Primary School abayizi bakedde kugogola kifo webakoledde ebigezo
Ekizimbe abayizi mwebabadde balina okukolera ebigezo kikubyeeko amazzi olw’enkuba eyasuze etonnya.
Akulira essomero lino John Evans Omuut Otim, agambye nti ebizimbe ebisinga bikadde nnyo nga bitonnya era enkuba buli lw’etonnya…
