File Photo: Ababaka ba Palamenti mu lutuura
Akakiiko ka palamenti akabalirira ensimbi y’omuwi w’omusolo kayimirizza ensimbi eziweza obuwumbi 25 ezibadde zirina okuweebwa abasomesa.
Ensimbi zino pulezidenti Museveni yalagira nti ziweebwe abasomesa okwekulakulanya nga ziyita mu kibiina kya UNATU nga kino kyekigatta abasomesa.
Abasomesa ku ntandikwa ya taamu eno bassa wansi ebikola nga bagaala kuweebwa nsimbi zaabwe zebagamba nti…