File photo: Enyonyi ya Indonesia
Enyonyi y’eggwanga lya Indonesia eyabuze ennaku 2 eziyise esangiddwa nga yonna y’aweddewo oluvanyuma lw’okutomera olusozi.
Abaddukirize abasoba mu 70 batuuse kikerezi olw’ekibiri webabadde balina okuyita n’embeera y’obudde embi.
Abaabadde ku nyonyi eno bonna 54 baafudde nga era gitwaliddwa okuzuula bananyini gyo kubanga gyonna gyasiridde.
