Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Eyatega bbomu wakuwanikibwa ku kalabba

Eyatega bbomu wakuwanikibwa ku kalabba

File Photo: Omutujju mu India Mu ggwanga lya Buyindi omusajja eyatega bbomu mu kibuga Mumbai nezitta abawerako awanikiddwa ku kalabba. Yakub Memon omusango gw’okutega bbomu mu 1993 gwamukka mu vvi olw’abantu 257 abafiira mu bulumbaganyi buno. Eggwanga lya Buyindi lirwawo okuwanika abantu ku kalabba nga abantu 3 bokka bebakawanikibwa ku kalabba okuva mu 2004.

Read More