File photo: Ababaka ba Palimenti
Gavumenti emaze okussaayo okusaba nti okussa mu nkola ebyasaliddwaawo kkooti etaputa ssemateeka ku ky’ababaka b’abavubuka, abakozi n’abamaggye kuyimirizibwe
Ssabawolereza wa gavumenti omukulu Fredrick Ruhindi agambye nti kituufu nti tewali mateeka malambulukufu ku ngeri bano gyebalondebwaamu kyokka nga byonna bisobola okukolebwaako.
Ruhindi era atangaazizza nti ssi kituufu nti ababaka abaliyo mu palamenti bajjiddwaayo ng’akikkatirizza…
