Poliisi ye Matete eriko omusajja ow’emyaka 30 gwekutte lwakusangibwa nakakebe ka tiya gaasi.
Edward Kawawa y’akwatiddwa ne tiya gaasi ono wamu n’engatto za poliisi .
Kawawa okukwatibwa kyaddiridde okuteega abantu abaabadde badda ewaabwe nga bava ku mwleso n’ababba obutabalekera kantu.
Muliraanwa wa Kawawa yeyatemezza ku poliisi oluvanyuma lw’okulaba ebimu ku bintu bye ebyamubibwako mu maka ga Kawawa.
Kigambibwa nti…
