File Photo:Omukulembeze wa Saudi Arabia
Eggwanga lya Iran litegeezezza nga bweryafiiriddwa abalamazi 464 mu kanyigo k’abalamazi mu ggwanga lya Saudi Arabia.
Ab’obuyinza mu ggwanga lino bagambye nti tebakyalina ssuubi lyakusanga munansi waabwe yenna ng'akyali mulamu kwabo bonna ababadde bakyabuze.
Okusinziira ku b'obuyinza mu ggwanga lya Saudi Arabia, abantu 769 baafiira mu kanyigo kano e Mina nga bbo 934…
