File Photo : Nakibinge nga yogeera ne yali mufuti
Jjaja w’obuyisiramu omulangira Kasim Nakibinge ategeezeza nga olukiiko lwabamaseeka olukulu bwerugenda okutuula akadde konna, lulonde supulimu Mufuti anadda mubigere by’omugenzi Zubail kayongo eyaffa gyebuvudeko.
Bwabade ayogerera mumakaage, oluvanyuma lw’okusaala Eid e Kibuli, Nakibinge agambye nti baludde ebanga nga basuubira nti enteseganye n’ekiwayi kya kampala mukadde zinaavamu omulawamwa, wabula…
