File Photo:Kiyonga nga yogeera
Minisita w’ebyokwerinda Dr. Crispus Kiyonga alumirizza eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi okubuzabuza bannayuganda.
Mu kusonda ensimbi ku ekeleziya ye Namwendya mu disitulikiti ye Tororo , Dr. Kiyonga yategezezza nga Mbabazi bw’atalina lukusa kuvumirira gavumenti gy’akoledde ebbanga eddene.
Kiyonga yasabye abatuuze obutakolagana na bantu nga Mbabazi b’agamba nti bananfuusi.
Kiyonga ayongedde okuta akaka nga Mbaabzi bwaali…
