File Photo: Fred Enanga
Kkanisa ya Uganda etegeezezza nti emalirizza buli kimu okwaniriza paapa atuuka mu ggwanga ku lw’okutaano luno.
Bino byogeddwa eyali ssabasumba ya Uganda Mpalanyi Nkoyoyo bw’abadde ayogerako eri bannamawulire .
Ono agambye nti bamalirizza buli kimu era nga paapa w’anaatuukira okubakyalira ku lw’omukaaga nga tewali kibanja.
Ategeezezza nti abakiristu bonna abagaala okulaba paapa bakumusisinkana kiyanja Namugongo…
