Kkooti ensukulumu egobye okwewozaako kwabannamateeka ba Mbabazi abategezezza nga okubibwa kw’ebiwandiiko byabwe mu ofiisi zaabwe ezamenyeddwa bwekibalemesezza okuwaayo obujulizi ku musango oguwakanya ebyava mu kulonda gwebaawaba.
File Photo: Ba looya ba mbabazi
Ssabalamuzi w’eggwanga Bart Katureebe bano abalabudde obutekwasa kyakumenya ofiisi zaabwe nga baagala okwongerwayo obudde okunonya obujulizi.
Katureebe ategezezza nga bano bwebawtekayo omusango ku lunaku lwenyini olusembayo…
