File Photo: Abantu nga bali mu kooti
Omuvuzi w'emmotoka z'empaka Possiano Lwakataka kkooti emwejjerezza emisango gy'okutta abantu 9 ab'enyumba emu.
kkooti enkulu etegezezza nga oludda oluwaabi bwelulemereddwa okuleeta obujulizi obwenkomeredde nti ddala Lwakataka alina ky'amanyi ku ttemu lino.
