File Photo: Abayizi nga bakoora ebigeezo
Municipaali ye Masaka y’enywedde mu municipaali zonna akendo okukola obulungi mu bigezo by’eky’omusanvu ebifulumiziddwa.
Municpaali eno eyisizza abayizi abaweza ebitundu 50 ku kikumi mu ddaala erisooka.
Masaka eddiriddwa Mukono eyisizza bayizi abaweza ebitundu 39 ku kikumi mu ddaala erisooka ne kuddako Bushenyi ne Mbarara ku bitundu 38 ku kikumi.
Abalala abakoze obulungi mulimu…
