File Photo : Eyali sabaminisita we gwanga
Eyali ssabaminisita Amama Mbabazi teyamenye tteeka lyonna kutegeka nkiiko za kwebuuza ku bantu
Munnamateeka omukuukuutivu mu kibuga Ladislas Rwakafuzi agamba nti omuntu yenna alina enteekateeka okwesimbawo waddembe okwebuuza ku bantu kasita aba ng’ategeezezzaako akakiiko akalondesa
Rwakafuzi agamba nti mu kadde kano, tewaliwo tteeka ligaana Muntu kukola kino nga poliisi bw’egamba
Ono agamba…