Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Meeya MUnyagwa akwatiddwa

Meeya MUnyagwa akwatiddwa

File Photo:Munyagwa nga tambula Meeya we Kawempe Mubarak Munyaggwa akwatiddwa. Munyagwa bamukwatidde ku luguudo lwa Parliamentary avenue nga akulembeddemu ekibinja ky’abavubuka nga boolekera palamenti okuwaayo ebiteeso byabwe ku nongosereza mu mateeka g’ebyokulonda. Abavubuka bano babadde bawogganira waggulu nti awatali nongosereza teri kulonda. Poliisi ebazindukkirizza abasinga nebabuna emiwabo.

Read More