File Photo: Papa nga engibwa emugwa ku mukoono
Paapa Francis asabye abakkiriza okubanga abagumikiriza wakati mu buzibu n’okunyigirizibwa byebayitamu.
Bw’abadde akulembeddemu missa e Namugongo ku kiggwa ky’abakatuliki ,paapa ategezezza nti mu kadde kano ensi ejaguza kubanga waliwo abeewaayo olw’eddiini n’okukiriza kwaabwe kale nga n’abantu mu bulamu bwa bulijjo balina okuyiga okwewaayo.
Paapa asizza abantu essanyu bw’abagaaalizza omukisa mu…