File Photo: Aba uganda Cares nga baziina
Bannayuganda bulijjo bakubiriziddwa okubunyisa enjiri y’okulwanyisa siriimu mu ggwanga.
Obubaka buno buwereddwa ab’ekibiiina ekilwanyisa mukenenya ekya Uganda Cares nga bali wamu ne dembe FM mu kawefube gwebaliko okulonda abatontomi abanywedde mu banaabwe akendo mu kuyiiya ebitontome ebirimu obubaka bw’okulwanyisa mukeneneya.
Omu ku bakulira ekibiina kino Alice Kayongo ategezezza nga bwebagala okulaba…
