File Photo: Omu kubasimatuuse akabenje
Abantu mukaaga beebalumiziddwa mu kabenje akabadde wali ku luguudo lwa Lumumba mu kibuga.
Taxi namba UAS 757P ekubye akagulumo ng’ekkirira mu paaka enkadde neyefuula.
Abalumizidddwa kuliko Andrera Nakaweesa, Catherine Nabukenya, Namutebi Lydia Thomas, Okoko, Julius Mulindwa ne Sandra Nalugo nga baddusidddwa mu ddwaliro e Mulago.
Owmogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango agamba…