File photo: Edwaliro lye Mulago
Embeera mu ddwaliro e Mulago eyongera kutabuka nga kati ne lifiti zifudde
Mu kadde kano abalwadde abali obubi beebasinze okukosebwa nga balina okwambuka amadaala kyokka nga kati n’emirambo giyisibwa mu bantu.
Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago Enock Kusaasira agambye nti bino byonna bivudde ku kuddabiriza ddwaliro nga kati baliko lifuti kkumi zebagenda okussaawo naye…