File Photo: Nsereko ngava okwe wandiisa omu kulonda okwagwa
Nga abesimbyewo ku bukiise bwa palamenti wano mu Kampala n’ewalala batandika kampeyini zaabwe olunaku olwaleero, abatawaddeyo pulogulamu za kampeyini zaabwe basabiddwa obutageza kutandika kukuba kampeyini.
Akulira ebyokulonda wano mu Kampala Charles Ntege, ategezezza nga abesimbyewo bangi mu kampala bwebatasisinkanamu kakiiko kabyakulonda okuwaayo enteekateeka zaabwe kale nga kimenya mateeka…