Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Obulumbaganyi e`Nigeria

Obulumbaganyi e`Nigeria

File Photo: Abalwanyi ba Boko Haraam Abateberezebwa okubeera abakambwe ba boko Haram bazindukkirizza oluseregende lw’emmotoka z’amagye okubadde ne ssabadumizi w’amagye ga Nigeria. Mu kulwanagana omujaasi omu yeyatiddwa sso nga bannalukalala 5 nabo tebalutonze. Gen Tukur Buratai y’alondebwa ku kifo kya ssabadumizi w’amagye mu July oluvanyuma lwa gweyaddira mu bigere okukwatibwa ku nkoona lwakulemererwa kulwanyisa ba Boko Haram.  

Read More