File Photo: Abalamazi nga bali e namugongo
Ssabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga alangiridde mu butongole enteekateeka z’okuddabiriza ekiggwa ky’abajulizi ekye Namugongo n’ekye Munyonyo ng’omulimu gutandise olwaleero.
Bino byonna byakukolebwa ng’eggwanga lyetegekera okukyala kwa Papa Francis mu mwezi gwa November.
Ekelezia katolika era etegezeza nga Papa bw’agenda okutuuka kuno nga 27, olwo nga 28 agende…
