File Photo: Enjaga
Banansi mu ggwanga lya Chile bakkiriziddwa okulima enjaga entonotono gyebasobola okukozesa ng'eddagala.
Kati buli munansi akkirizibwa okulimayo ebikolo 6 byokka
Okutuusa olunaku olwaleero, okusimba, okutambuza wamu n’okutunda enjaga gubadde musango munene ddala nga era singa gukukka mu vvi osibwa emyaka 15 mu kkomera.
Ababaka ba palamenti 68 bebayisizza etteeka lino ku njaga nga bbo…
