File Photo: Lukwago ngali mulukumwana
Babiri ku besimbyewo ku bwaloodi meeya bamaze okusuula akalulu kaabwe .
Munna NRM Daniel Kazibwe eyeyita Ragadee amaze okulonda wali mu zooni yomu Kizungu e Makindye.
Wabula Ragadee asoose kwemulugunya ku bikozesebwa mu kulonda ebituuse ekikeerezi.
Ne munna DP Issa Kikungwe amaze okusuula akalulu ke wali e wankulukuku.
Kikungwe ategezezza nga bwalina essuubi nti wakuwangula…
