File Photo:Abakulembeze be biwayi ekilwanira e South Sudan
Omukulembeze w’eggwanga lya south Sudan Salva Kiir asuubirwa okuteeka omukono ku ndagaano y’emirembe n’abayeekera abakulemberwa Riel Machar.
Ekibiina ky’amawanga amagatte kyamulabudde dda nti singa yebulankanya kyakuteeka natti enkakali ku ggwanga lino.
Akulembera abayeekera Riek Machar ye omukuno yaguteekako wiiki ewedde wabula Kiir abadde akyesisigalizza.
Okulwanagana wakati w’amagye ga gavumenti n’abayekera kufiiriddemu…