File Photo:Ainne nga lwanagana ne polici
Omulamuzi w’eddaala erisooka e Jinja Caroline Kabugo Byakutaaga n’atandika okuwulira omusango oguvunanibwa Aine ogw’okukuba abaserikale ba poliisi we Kazimingi mu Jinja omwaka oguwedde.
Aine akiikiriddwa bapuliida be okuli Erias Habakurama, Geoffrey Mangeni ne Robert Esariat.
Habakurama ategezezza kkooti nga bwebatamanyi mayitire ga untu waabwe.
Wabula agambye nti bakwanze dda ssabapoliisi w’eggwanga Gen. Kale…