File Photo : Omukazi nga sala omugga
Abavubi n’abakulembeze ku mwalo gwe Diimo benyamivu olw’omwalo gwabwe okuggalwa olw’obukyafu.
Omwezi oguwedde abatwala eby’obuvubi mu disitulikiti ye Masaka baggala omwalo guno oluvanyuma lw’okukizuula nti obukyafu bwali bususse nga buyinza n’okuvaako endwadde.
Omwalo guno kuwangalirako abantu abasoba mu 600 wabula nga kaabuyonjo 3 zokka ekyennaku nga zonna zajula dda sso nga…