Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Omwana yetuze

Omwana yetuze

File Photo: Omwana nga yesibywmu Omuguwa Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyaalo Odwarat e Ngora, omwana w’ekibiina eky’okusatu bweyetuze. Omwana ono ow’emyaka 11 asangiddwa ng’alengejjera ku muti gw’omuyembe kyokka nga tekinnaba kutegerekeka lwaki yesse. Taata w’omugenzi Michael Lisa nga mugoba wa Bodaboda basoose kutebereza nti y’asse omwana we n’amuwanika ku muti oluvanyuma lw’okusuubiza okumukuba olw’okugaana okutwala ente ku ttale. Aduumira…

Read More