Kooti enkulu wano mu Kampala egobye omusango gwebyokulonda ogubadde guwakanya obuwanguzi bwa munna NRM Agnes Kunihira ngomubaka omukyala akikirirra abakozi.
Eyali omubaka Marion Tunde yawalawala Kunihira okutuuk mu kkooti nga mulumiriza okumenya amateeka gebyokulonda okwali nokugulika abalonzi nakakiiko kebyokulonda akamenya amateeka negatagobererwa mu kulonda kwabakozi okwaliwo mugwokusattu omwaka guno.
Omulamuzi Rugadya Atwooki ategezezza nti Tunde alamerereddwa okukakasa ensonga…
