File Photo: Abamasanyaze nga bagadabiriza
Abakulira ekitongole kya masanyalaze ekya UMEME mu bendebendo lya Mityana bakutte omukozi waabwe lwakubba masanyalaze n’ayungako n’abantu abalala abasukka mu kkumi.
Akwatiddwa ategerekese nga Deo Seruyima ng’abadde akolera mu disitulikiti ye Mubende, akwatiddwa lubona ng’ayisa amasanyalaze mu ttaka okuyuga ku batuuze wamu n’okwenyigira mu kubba tulansifooma y’okukitebe kya disitulikiti ye Mubende ssaako…
