File Photo: Ababaka ba Palamenti mu lutuura
Palamenti esikiriddemu okusabira abayisiraamu abafiiridde e Mecca
Abantu 700 beebafudde mu kanyigo akaabadde a Mina mu kukuba ebiwagi.
Sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga agambye nti amawulire gano gannaku era n’asaasira abaviiriddwaako abaabwe
Mu ngeri yeemu layongezezzaayo palamenti okutuuka ku lw’okusatu ssabbiiti ejja.
Kiddiridde ab’akakiiko akakola ku nongosereza mu mateeka g’ebyokulonda Stephen Bakka okusaba…