File Photo: Abazadde na bayizi nga baguula ebikozesebwa
Nate nga egwanga likyali mu by’okulonda, yo police egumizza abazadde okukoma okweralikirira ku by’okwerinda, wabula bazze abaana ku masomero mubudde obulagidwa.
Kinajjukirwa nti leero abaana mu masomero ga government lwebalina okudayo, wabula kizuse nga abazadde batono abajumbidde.
Kati nga ayogerako naffe ayogerere apolice mu bitundu bye Savanah Lamecka Kigozi agambye…
