Poliisi ekyayiriddwa ku nsalo eyawula Uganda ne Congo mu kitundu kye Vura mu disitulikiti ya Arua ekikaayanirwa Uganda ne congo.
File Photo: Kaihura nga ayogeera
Kino kigendereddwamu kutangira bannayuganda abaagala okuwoolera eggwanga oluvanyuma lw’aba Congo okuziba ensalo eno.
Aba Congo baayongezzayo ensalo yaabwe mu kitundu kino mita nga 300 mu Uganda nga bagamba nti baagala kuzimbawo kibangirizi mmotoka…
