File Photo : Mbabazi nga yogeera
Nga eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi awera okugenda e Mbale okwebuuza ku balonzi be ku by’okwesimba ku bwa pulezidenti, poliisi nayo emweweredde kaageza n’alinya ekigere e Mbale olunaku lw’enkya.
Akulira ebikwekweto bya poliisi mu ggwanga Andrew Felix Kaweesi ategezezza nga bwewatali lukungaana lwakwebuuza lwonna lwakkiriziddwa kubanga Mbabazi tannakiriziganya na poliisi ku…