File Photo :Museveni nga aliko byagamba Bukenya
Eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Prof Gilbert Bukenya kyaddaaki alagiridde mu butongole nga bw’avudde mu kibiina kya NRM.
Bukenya agamba nti kati wakutandikawo ekibiina kye ekya Party for national union.
Bukenya okuvaayo bw’ati abadde ayogerako nebannamawulire oluvanyuma lw’olukungaana lw’abavuganya gavumenti olutudde wali e Ntinda.
Bukenya agamba yayabulidde NRM okuwa ekibiina kye ekipya obudde…
