Ennaku ezzemu okuzingako abayisiraamu b’eggwanga oluvanyuma lw’okuttibwa kwa sheikh Hassn Kirya.
Sheik Hassan Kiirya y’abadde omwogezi w’ekibuli era y’atiddwa ekiro ekikeesezza olwaleero.
Okusinziira ku akola nga supreme Mufti Sheik Mahmood Kibaate, sheikh Kirya y’abadde ava kusaala talawuya wali mu Ndeeba kumpi n’akayanja ka Kabaka nebamuttira e Kireka.
Imam w’omuzikiti gwe Kibuli sheikh Abdulsalam Mutyaba ayongera okunyonyola ku nteekateeka…