Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Ssabasajja yenyamidde olw’ettemu

Ssabasajja yenyamidde olw’ettemu

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda 11 alaze obwenyamivu olw’ettemu erisusse naddala mu baana abato. Bw’abadde aggulawo olukiiko lwa Buganda, omutanda agambye nti ettemu lino lireseewo okutya kungi eri abazadde era n’asaba abaami be ku byalo, abakulembeze abalala wamu ne poliisi okukwatiza awamu okulwanyisa ebikolwa bino. Omutanda era agambye nti ebikolwa bino eby’ettemu bikontana n’enono wamu n’obuwangwa…

Read More